Register now
Register or log in to optimize your usage. Clients need to log in to access audio and texts of articles the moment they are released.

Abed Bwanika asuubizza okufuula obwavu emboozi yegulo

Politics
Avuganya ku bukulembeze bwe gwanga ngo'muntu kyinomu Abed Bwanika asuubiza okukyusa Uganda efuke ensi etaagwebwamu meele mu nsi yona singa alondebwa okulembela egwanga omwezi ogujja.
Bwa bade awayaamu ne Uganda Radio Network ku nkya yalelo okuva e Soroti, Bwanika agambye nti gavumenti ye ejja kunoonyeza ebilime byaafe obutale mu nsi yona.
Bwanika yakyikatiiliza nti Saudi Arabia yetaaga embuuzi obukadde 5 ne mitwalo 8 buli mwaka. Yeyongedeyo nagamba nti singa banauganda bakozesa omukisa guno okutunda ebisolo byabwe nge' mbuuzi mu butaale ngo'bwo, obwavu mu Uganda bwandibadde babunyumyako bunyumya.
Bwanika yeyongedeyo ne kampeyini ze mu buvanjuba bwa Uganda.

abed bwanika campaigns soroti poverty goats

Type Actuality
Freelance author No
Location Soroti, Uganda
Accepted on 2006-01-05 14:25:51

Comments